Ebbaluwa Omwezi gw’okuna 2009
Mu biseera ebitono ebiyise tusigala nga tuwulira ebigambo “Fenna tulina Katonda y’omu!” Ekyo tekiyinza kusoboka kubeera ky’amazima. Kituufu, waliwo Katonda omu eyebikkula yennyini okuva Ku Lubereberye olw’ebiseera nga Elohim Yakuwa. Ye ataggwaawo, Omutonzi ow’eggulu n’ensi. Ye kabaka, Omulokozi, Omulamuzi; Ye byonna mu byonna. Yagamba yennyini, “… so tewali Katonda wabula nze.” (Isaaya 44:6; a. o.). Oyo ye Katonda wa Musa, Katonda wa Isiraeri, wano ku nsi yawa abantu be Isiraeri okwatula okubalibwa okw’okukkiriza, kwe baalina okukuma: “Wulira, ggwe Isiraeri: Mukama Katonda waffe ye Mukama omu …” – Adonai Elohenu Adonai Echad. (Ekyamateeka Olw’okubiri 6:4-9).
“Omu mu busatu” Katonda obukristayo gye bakkiririzamu yagunjibwawo bakitaaffe abaasooka ab’ekkanisa ya Catholiki mu kyasa ky’okusatu. Tewali we kyogerwa mu Baibuli ku bigambo nga bino wonna: “Obusatu,” “Katonda mu busatu,” “Omwana ataggwaawo,” oba “Katonda omwana.” tewaliwo kyawandiikibwa ekyogera nti Katonda yassaawo omwoyo omutukuvu ng’omuntu ow’okusatu mu bulamba bwa Katonda; kyateekebwawo bakitaaffe b’amakkanisa mu mwaka 386 AD. Tewali kyawandiikibwa n’ekimu mu kyawandiikibwa ekitukuvu ekijulira nti Katonda alina eyazaalibwa era yazaala omwana ow’obulenzi oba ekyawandiikibwa kyonna ekyokukubaganya ebirowoozo wakati wa kitaafe n’Omwana mu ggulu. Ebintu bino byonna tebirimu wabula butategeera ebikwata ku Katonda, ebya gungibwawo n’abayitibwa bakitaafe b’okuristayo era nebeyongera okubufula okuba enjigiriza n’obulombolombo.
Esomo erikwata ku bulamba bwa Katonda n’okwebikkula okw’obuntu okwa Katonda nga Kitaaffe mu mwana we eyazaalibwa omu yekka nga kye kisinga obukulu bwe kituuka ku kubuulira Baibuli kubanga kyaliwo ku lw’obulokozi bwaffe. Esomo lino likwatiddwako mu bujuvu mu bitabo byaffe ebisinga obungi ku byawandiikibwa eby’esigamwako okusobozesa oyo ey’ekebejja mu mazima era awatali kuleeta buvune osobola okufuna okulambulurwa ku nsonga eno.
Bakatonda ba Mohammed era n’abayisiramu ye Allah. Nga obulambulukufu bwe byawandiikibwa mu byafayo bulaga nti, ye yali katonda ow’omwezi ow’edda owa Babulooni katonda eyabawanga obujimu bw’etaka ku bimera byonna ku nsi. Oluvannyuma nga Muhammed awangudde ebika ebirala byonna ne bakatonda baabwe, n’alangirira Allah, Katonda w’ekika kye, okubeera katonda yekka ow’amazima era neyelangirira yennyini okuba nnabbi we. Mu Kaaba mu Mecca, ekitiibwa ekinene eky’ejjinja eridugavu ky’eyongera bulijo, era n’okutuusa leero Ramadhan, omwezi gw’abasiramu ogw’okusiiba, gutandiika n’omwezi omuggya. Ekirubirirwa ekisembayo eky’eddiini yaabwe kisigala nga ky’ekimu emirembe gyonna, ekyokulabirako okukumirira ekitundu ky’omwezi okutuusa nga kifuuse omwezi omujuvu mu basiramu ku nsi okuyita mu kukyusibwa kwa bonna abatali basiramu.
Emyaka minji nakyalira ensi kkumi nabiri ez’obuyisiramu, era bulijo nga kinuma nnyo eyali akyusa bwe yateekangawo ekigambo “Allah” bwe n’agamba ekigambo Katonda mu kubuulira kwange. Mu Indonesia, nga ye gwanga y’obuyisiramu esinga obunene ku nsi nga mulimu abantu obukadde 227, erinnya “Allah” yawandiikibwa ne mu Baibuli, mu lunyiriri olusooka olw’Omu Lubereberye. 1 okutuuka ku lusembayo mu nnabbi Malaki. Kino kyali tekitegeerekeka gye ndi. Mu ku komenkereza, Mukama yakilaba nti n’asisinkana omukugu eyali akola n’aba “abakola ku kukyusa Baibuli” mu Jakarta. Katonda n’agulawo okutegeera kwe mu kubuulira okumu okw’enjiri era ku kusikkiriza kwe, Baibuli n’eziddibwamu okufulumizibwa. Mangu ddala y’antumira ezimu ku Baibuli ng’ayagala ddala ndabe nga erinnya “Allah” nga tekikyali mu baibuli ezo; mu kifo ekyo nga mutereddwamu ekigambo “Elohim-Yahweh.” twebaza Mukama Katonda kulwa kino.
Esomo lino ly’akwatiramu ne government mu Indonesia ne Malaysia. Ebyavamu, mu mwezi gw’okubiri 2009 government yabayisiramu mu Malaysia yawera amakkanisa gonna ag’obukristayo okukozesa erinnya Allah. Nga bwe n’agambibwa bwe nali ngenze mu lugendo lwange olwasembayo mu Indonesia mu mwezi gw’okusatu 2009, nti government mu jakarta eri kumpi kugoberera kyakulabirako ekyo.