Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula

Omuntu yenna alina oku kyogerako

« »

Omuntu yenna alina oku kyogerako era nawa okulabula. Mu mawanga gonna ag'ensi bano ab'ekitiibwa abakyise b'enzikkiriza z'enjawulo balwanirira ebyo ebyenjigiriza zabwe bennyini era bakuma obuwangwa bwabwe nga "Obuwangwa obusinga". Bonna batuma abaweereza babwe abali kubwatuka buli wamu. Tetulina nzikkiriza ez'enjawulo zokka ez'ensi eno, naffe tulina 342 "Amakkanisa g'abaKristayo" agegase mu "Kuteesa kw'amakkanisa g'ensi", ekyatandiikibwawo mu gw'omunana 23, 1948, mu Amsterdamu. Bonna bagamba nti bakkiriza mu Katonda era ne mu Baibuli, naye bayigiriza ne bakola ebintu mu ngeri y'enjawulo. Kw'ekyo bali kuzimba bwa kabaka bwabwe bennyini. Naye nga bakifananyisa nti bw'akabaka bwa Katonda.Ekkanisa ya Yesu Kristo teri kulwanirira nsi ku gi kakasa oba okuba n'amaanyi g'ensi, naye yo ki gikaakatako okuba n'okukkiriza okw'aliwo lumu eri bonna okw'alondebwa eri abatukkirivu (Yuda 3) Guno gwe gwali omulimu mu nnaku z'abatume; kuno kwe kutumibwa kwaffe leero. Ekigambo kya Katonda kirina okutegeerebwa nga kituufu mu bintu byonna. Okuvunuula n'okuyigiriza kw'abantu kwo kulimbibwa kwa mulabe okulina obutagenderwako. Te kikola makulu ng'ababuulizi bogera ku kukomawo kwa Kristo n'obubonero bwe kiseera ky'enkomerero, naye basigala mu by'edda bye basikira ebitali bya njigiriza yamu byawandikibwa. Buli anonyereza amazima mu bw'enkanya ategeere ekituufu nti abo abasoma okulagibwa kuno balina okusalawo. Bwe kityo bwe kinaabanga ekigambo kyange: tekiridda gye ndi nga kyereere, naye kirikola ekyo kye njagala, era kiriraba omukisa mwekyo kye nnakitumirira. (Isaaya 55:11).

Omu n'olwekyo alina okugamba eky'agalwa okutereezebwa, era ng'asobola oku kigamba mu linnya lya Mukama. Ekitundu eky'enaku kiri nti abantu mu bukristayo te bamaanyi n'ako nti nti fenna tw'azalibwa mu era tubeera mu "kukkiriza kw'obulimba". Okuvunuula kuli buli wamu, naye si kigambo!

Omutume Pawulo teyalina kubuusabuusa nti yali abuulira enjiri y'amazima, kubanga ye ya kufuna n'okubikkulirwa kwa Yesu Kristo. Nga amaanyi ku lw'ekyo obuvunanyizibwa bwe yalina eri Katonda Y'alanga ekikorimo eri abo bonna aba buulira enjiri eddala (Abaggalatiya 1). Naye leero bangi bogera ku mukisa era ne babuulira enjiri eddala, awatali ku gyi maanya. Nate tubuuza "Ebyawandiikibwa bigamba ki?", ne bonna aba Katonda bajja kutwala eky'okuddibwamu kyoka eky'isangibwa mu kigambo kya Katonda. Naye abalala bajja kw'eyongeera ne bigambo by'amakkanisa gabwe n'okubikuma.

Okusingira ddala tebategeera era bavunuula bo bennyini mu biseera by'ebyafayo by'ekkanisa – wadde ne bano abafuusa Baibuli mu nimi abamaanyiddwa – era bakyali ku lunaku luno olwa Matayo 28:19 "…nga mubabatiza okuyingira mu linnya lya kitaffe n'Omwana n'Omwoyo Omutukuvu." Kye kimu kimanyisa ng'ekyo Mukama waffe kye ya yogera mu Yokaana 20:23; "be munaggyangako ebibi bonna baggibwako; be munaasibiranga ebibi bonna, bisibirwa." Nakyo amasomo ga Baibuli amalala nago gakubaganyisibwako mu ngeri yabwe gy'ebagala. Naye, buli njigiriza yali ennyo oba mu butono tebategeera era baddamu oku vunuula. N'olw'ekyo tulina okuwaabira omuntu yenna eri entebe ya Katonta ey'omusango. We tuba nga tuli b'enkanya era nga twagala obutesanga mu mivuuyo z'omwoyo, tulina Okudayo mu lubereberye. Awo wokka tugya kutegeera engeri ab'atume gye bakolaganaga ne jigiriza zino, ze batawakanya n'ako, naye b'azitegeera mu bw'angu n'ebazikola mu butuufu.

Omutume Yokaana awandiika, "Ekyabaawo okuva ku lubereberye, kye twawulira, kye twalaba n'amaaso gaffe, kye twatunuulira, era engalo zaffe kye zaakwatako … tubuulira mmwe" (1 Yokaana 1:1-3) – Si ebyo eby'ayannjulwa ebyassa ebya yita. Ku lubereberye lw'ekkanisa ye ndagaano empya, ebintu bya kolebwa ng'omutume Peteero, Oyo eya londebwa ne Mukama eya zukkira era yalina ebisumuluzo byo bw'akabaka, Yalagira. Mu kubuulira okw'asooka mu lunaku lw'abapentakoti ya kulembeera abo abali ba noonya omulyango n'agulira abo abakkiriza. Yabalaga ekubo etono n'omulyango ogu ba kulembeera eri obulamu obutaggwaawo okuyita mu kwenenya n'okubatizibwa. Bw'ebatyo bwe ba yingira mu bw'akabaka bwa Katonda, n'okukkiriza era n'okugondera. Ya kigamba mu butuufu byakyo nga Mukama waffe kye yali agambye mu Matayo 28 era mu ku kakasibwa n'okutumibwa mu njiri ya Makko, "Akkiriza n'abatizibwa, alirokoka, naye atakkiriza omusango gulimusinga." (Makko 16:16).

Omutume Peteero ya twala okutumibwa mu njiri ya Lukka nga bw'etyo, "…era amawanga gonna okubuulirwanga okwenenya n'okuggibwako ebibi mu linnya lye…” (Lukka 24:47). Mu kubuulira okw'asooka n'olw'ekyo n'akyo kya tukkirizibwa ekyo Mukama waffe kye yali agambye mu njiri ya Yokaana, "be munaggyangako ebibi bonna, baggibwako; be munaasibiranga ebibi bonna, basibirwa." (Yokaana 20:23).

Okusonyiwibwa kw'ebibi kwa lagirirwa okuyita mu njiri era bonna abakkiriza ba ki maanyirira. Eri bo abakkiriza mu mazima, omusaja wa Katonda ow'esawa ey'asooka y'andi gambye, "Ebibi byamwe bisonyiwiddwa mu linnya lye!" bonna abatta kkiriza ebibi byabwe tebyasonyiwibwa. Okukkiriza kuva eri okubuulira kw'ekigambo kya Katonda (Abaruumi 10). Bonna abakkiriza, ebibi byabwe byasonyiwibwa, era bonna abatta kkiriza ebibi byabwe tebyasonyiwibwa. Bw'ekityo bwe kiri eri olunaku luno okulagirira okw'enjiri ya Yesu Kristo. Okutumibwa okunene kwa beerawo mu lukungaana olw'asooka ku lunaku lwa pentakoti nga bwe kyawandiikibwa mu njiri enya – kya buulirwa mu butuufu nga byonna bwe byali ne bikolwa. Okusooka okubuulira, ekiddako okukkiriza, kigobererwa n'okwenenya kya kolera okuyita mu Mwoyo era n'okusonyiwa omu kw'afuna. Obumaanyirivu obuddako kwe kubatizibwa mu mazi era ne mu mwoyo omutukuvu.

Buli alaba butakwatagana wakati w'okutumibwa okunene Mukama kwe ya wa era n'ebikolwa by'abatume abamu te ba bi tegeera nti okubatizibwa kwali n'okukolebwa mu linnya. Kitaffe si linnya, Omwana n'Omwoyo Omutukuvi si mannya. Byo bilaga nga Omutonzi, Omulokozi, Kabaka, nebilala. Okubatisibwa kwali kulina okukolebwa mu linnya, nga bwe kyaliwo. Kitabo kya kikuula ki kye twandibadde tusoma singa birimu obw'awufu n'obutakwatagana? Obutakwatagana buli mu mitwe gy'abantu mwokka, Oluvannyuma omulabe aba vunuuliridde bubi Ekigambo. Kulwa abo abalimbibwa naye, Ekigambo kya Katonda te ba kikola nga kya makulu era bo ba gendera ku buwangwa bwe kkanisa. Bw'atyo bw'ayogera Mukama eri bo, "Naye bansinziza bwereere, nga bayigiriza amateeka g'abantu nga bye by'okukwata…muleka etteeka lya Katonda, ne mukwata obulombolombo bw'abantu…" (Makko 7:7-13).