Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Mu kitundu kye kyassa mbadde n'omukisa okuba mu bwakabaka bwa Katonda, nga netaba okuva mu 1949 mu kuzibwa obugya okwatandiika oluvannyuma lwa sematalo owo 2. Ababuulizi bonna abomu America nabategera mu myaka zo 1950ies era nabalala ku bo nabakyukizanga. Okusingira ddala n'aweebwa omukisa n'obuweereza bw'omusaja eyatumibwa okuva eri Katonda, William M. Branham, USA. Oluvannyuma nga maze okukakasa enjigiriza ye n'ekigambo kya Katonda, nategeera nti obuweereza bwe bwali bu sinzira ku Kigambo kya Katonda, obwa Baibuli n'abatume. Kyenkana n'okutta empisa, nga obulima busansanyisibwa nti William Branham yali omu ku ba "Yesu -yekka" Kkanisa, kubanga abalunzi abalala abe ddinni eryo bamwaniriza mu nkungaana. Amazima gali nti yategekerwa mu 1932 mu ddinni rye limu ekkanisa ey'ababaputisti ey'omumaserengeta BillyGraham gye yali abeeramu, ne Dr. Roy Davis. Okuyita kwa Katonda n'okutumibwa mazima yamuteekawo n'obuweereza bwe obw'enjawulo mu bwakabaka bwa Katonda, okuba obuweereza eri bonna abaana ba Katonda.
Nga bwe kyali ne Nnabbi eyali "ayogera ebigenda okubaawo gye buggya" n'akyo kyali ne William Branham, eyali ayolesebwa. Ebiseera ebimu oluvannyuma ng'afunye okutumibwakwe mu gw'okutano nga 7, 1946, yalaba okuyolesebwa kwe miti ebiri nga zijjudde ebibala eby'engevu. Ku muti ogumu kwali kuwandiikiddwako "Obussatu" era n'omuti omulala nga guwandiikiddwako "obumu". Yelaba mwennyini ng'ayimiridde wakati we miti egyo gyombi, ng'azitaddeko emikono gye, ng'azinyenyera ddala n'amaanyi, era nebibala bye miti gyombi bya gwiira ddala ku ye mu bungi. Ng'abakyise ba "Enkungaana za Katonda", Rev. Ness, era ne aba "Ekkanisa y'obweggasi ey'abapentakoti", Rev. Siscem, basinsinkana naye. Kyali ng'ekyokulabirako kw'ekyo Katonda kye yali amulaze ku kuyolesebwa. Buli kw'ezo ebiri entambula z'aba pentakoti mu Amerika zali zimwagala azegatteko. Naye yalangirira nti tasobola kwegatta wadde ku emu, kubanga obuweereza bwe bwali bwa kuba eri abaana ba Katonda bonna mu ma kkanisa gonna. Ku nsonga eno kyetagisa oku gamba nti tewali musaja wa Katonda yenna alwanyisa abantu ba Katonda abali mu zikkiriza z'enjawulo era n'amaddinni, naye alwanyisa enkola yaabwe ebakuma nga abisibe (Isaaya 42:22).
Yekka ku babuulizi bonna eyali asobola okukulaga olunaku, ekifo, era ne sawa Katonda gye yamuyita n'okumutuma. Kulw'ekyo abalala basobole okweyongerayo n'etegeka zaabwe. Bonna abaali mu mayengo go kuzibwa obuggya okwasooka oluvannyuma lwa sematalo owo 2 bakimanyi bulungi nti William Branham yakozesebwa ne Katonda omuyinza w'ebintu byonna okuleta okuyitawo okw'obulokozi buno obw'amaanyi n'okuwonyesebwa okuggya. Ensi teyandi wuliddeko mu buulizi mulala yenna singa okutumibwa kuno okwa Katonda te kwa weebwa. Awatali kugyako, bonna abatandiika obuweereza bwabwe nga ku nkomerero yo mwaka 1940ies, ne 1950ies era ne mu ntandiikwa ya 1960ies ba sikirizibwa mu emu ku nkungaana za Branhama, nga basalawo okubeera mu kuzibwa obuggya kuno. Oral Roberts, T.L. Osborne, Gordon Lindsay, David DuPlessis, Demos Shakarian, dazini yabo okutuukira ddala wansi ku Morris Cerullo era ne Kenneth A. Hagin – bonna balaba emirimu gye byo ebya Katonda. Naye batwala ekirubirira kyennyini ekyali kyeggase ku buweereza Katonda bwe yali awadde?
Mukama Yesu yandi badde atambuza bigeere leero, nekyo yandikoze kye kimu nga bwe yakola edda. Okusooka yandi tambulidde mu yeekaalu Ye n'aginyiriza nakyusa ebigeere bye byo ebitekebwako ebitabo era n'agoba abo abaali bakola amagoba. Mu n'geri eddala yali asobola oku songa ku buweereza obuli kutegeka oku komawo kwe. Nga Yokaana omubatiza emabega yali ya tumibwa n'obubaka mu kujja okwasooka okwa Kristo okutegeka ekubo lya Mukama, bw'ekityo bwe kiri nga okukomawo kwa Kristo te kunatuuka. Okuzibwa obuggya n'obubaka bwe biro by'enkomerero bu genda mu maaso era nga butegeka ekubo. Obwa Yokaana eya tegeka kya ggamba, "Alina omugole ye awasa: naye mukwano gw'oyo awasa, ayimirira ng'amuwulira, asanyukira nnyo eddoboozi ly'oyo awasizza: kale essanyu lyange eryo lituukiridde" (Yokaana 3:29). Yokaana yali mukwano gw'oyo awasa, omusaja eyatumibwa okuva eri Katonda, eddoboozi lye lyali ddoboozi lye nnyini ery'oyo awasa era n'obubaka okutegeka abantu ba Katonda. Bw'ekityo kaakano nakyo bwe kiri. Omusaja eyatumibwa okuva eri Katonda, mukwano gw'oyo awasa, aleta obubaka bwe eri omugole. Ekigambo kya Katonda ekibeerawo emirembe gyonna bwe bubaka bwa Katonda obw'amazima. Singa kikola – era nga kikolera ddala – nti okutuma kwa Katonda ku nkomerero ye biro by'ekisa kwa weebwa William Branham n'ebigambo, "Nga Yokaana Omubatiza bwe yatumibwa okutegeka okujja okwasooka okwa Kristo, Obubaka obukuweereddwa ojja kutegeka okujja okw'okubiri okwa Kristo."? Omusaja wa Katonda, oluvannyuma ng'addamu ekya mugambibwa, okugyawo obutamutegera bwonna ya ggamba, "Sinze ngenda okuba omutegesi naye obubaka bwe butegesi!"
Okuva mu kaseera ako Nnabbi eyasuubizibwa nalyoka alabibwa, obwakabaka bwa Katonda ne bulyoaka bu buulirwa era n'okuyitawo kwa kolebwa (Lukka 16:16). Kaakano kye kimu ekyidibwamu n'obuweereza obw'oyo Nnabbi eyasuubizibwa owe biro byaffe. Nga Yokaana Omubatiza bwe yategera ekifo kye mu byawandiikibwa, bw'ekityo bwe yali ne William Branham, Omusaja eyatumibwa okuva eri Katonda mu biro byaffe, naye amanyi ekifo kye mu bwakabaka bwa Katonda. Ye yali omu okuyita mu ye Mukama nate yamulisiza enjigiriza Ye eyasooka ku bulamba bwa Katonda, Okubatizibwa, okulya kwa Mukama okwe kyegulo, nebilala bingi. Ebyama byonna ebyali bya kwekeebwa mu byawandiikibwa byonna, wadde ne byo ebyaaliwo mu lusuku lwa Edeni, bya bikulwa. Entegeka ya Baibuli ya komezebwawo era ku lwebyo bye byali ebikolwa ebyasooka mu kkanisa. Nali mu julizi mu bulaaya era ne mu Amerika ku ebyo ebintu Katonda bye yali akola mu biro byaffe okuyita mu buweereza bwa William Branham ddala okutuusa mu biseera bye ebyo kudayo ewakka mu 1965. Nalaba ebyaaliwo mu nnaku za Baibuli na maaso gange, sobola oku julira ekyo Abaebbulaniya 13:8 era ne Yokaana 14:12 bya tekebwa mu bwerufu. Te tu genda kweyongerayo mu somo lino, nga bwe maze edda okuwandiika ku buweereza obwa obw'asuubizibwa mu bitabo eby'enjawulo. Ye yali Nnabbi eyali alina obuweereza obw'okuzibbwa-obuggya eri "olunaku lwa Mukama" okuyita wo, oba ffe tuli n'okuma omuntu omulala nate? Obubaka bwe Kigambo kya Katonda bwe yaleta era ne okukakasibwa kwe byo ebya Katonda mazima ddala kulaga ekyo nga bwe kiri.
Okulaga kuno kuwebwayo eri bonna abaddu ba Katonda abaali ku nsi abasitudde obuvunanyisibwa mu ma kkanisa, amasomero ga Baibuli, emisomo gyenjawulo, nebilala bingi. Bangi ku bo na bategeera ng'omuntu. Era kw'ekyo nakyo kyabo bonna mu mikono gyani kulw'ekisa kya Katonda bun'obutabo bwa bantu buli n'okugwa.
Bonna baali n'okusalawo obanga baali n'okukkiriza omujulizi ow'amazima oba bakkiriza omujulizi w'obulimba. Mu Isaaya 43:10 ne Mukama ya ggamba, "Mmwe muli bajulirwa bange, bw'ayogera Mukama." Mukama Yesu, ng'ayogera eri abatume be, ya ggamba, "…nammwe munaabanga bajulirwa bange…" (Ebikolwa by'abatume 1:8). Ffe tutute Endagaano enkadde n'endagaano empya era n'okulaga obwenkanya mu bajulizi ba Katonda bonna. Ojja ku wulirisa eri abo aba julira mu linnya lya Mukama? N'olw'ekyo okuva kaakano ku butasoboka Omwana ow'amazima owa Katonda yandye yongedde okukkiriza ebyo abajulizi abalimba bye ba ggambye. Abo abajulizi b'obulimba be bajjajja be kkanisa era abakyise baabwe baali kuyigiriza ebitakwatagana na by'abajulizi ba mazima. Kyawandiikibwa, "…atakkiriza Katonda ng'amufudde mulimba…" (1 Yokaana 5:10). Tewali muntu yenna asobola kuweereza bakama be babiri, tewali muntu yenna asobola kulangirira eri Katonda ebintu ebibiri eby'enjawulo okuba ebituufu. Okuva kaakano n'okweyongerayo, omuntu alina ekyo kwe kwassa, era Sobola oku ggamba, "Kyenva mbategeeza leero nti nze ndi mulongoofu olw'omusaayi gwa bonna. Kubanga sseekanga kubabuulira kuteesa kwa Katonda kwonna.” (Ebikolwa by'abatume 20:26-27).
Ebigobereera bigambibwa byokka nga bujulizi, kulw'ekyo nti bonna banategeera obuvunanyizibwa bwange, bwe situdde kubanga olwo kuyitibwa kwa Katonda nti Nze Owoluganda Frank, kwe nafuna mu gwo kuna nga 2, 1962, mu biseera byennyini nga buli kukya wano mu Krefeld, Germany. Eryo eddoboozi lyonna eri tambula nga liragira erya Mukama Nze mwennyini naliwulira n'amatu gange. Oluvannyuma okusaba kw'okumakya na yimirira mu kisenge, nga ntunulira akaseera kamu ku dirisa ery'ali litunulidde ebuvanjuba, Eddoboozi lya Mukama bwe lyava wa ggulu nga linjorekera, okuva ku luuyi lw'omukono gwange ogwa ddyo, nga li ggamba "Omuddu wange, ebiro byo ebye kibuga kino biggwaawo. Njja kutuma eri ebibuga ebilala okubuulira Ekigambo kyange…” mu biseera ebyo amaanyi gange ag'obuntu ga nvamu, na zigita n'engwa ku mukono gwange ogwa kkono, n'obwennyi bwange nga busse wansi. Obumanyirivu bwonna obw'okuyibwa kuno Si gya ku bwogeerako wano, nga bwe kukoze mu bitabo ebilala. Kyokka Nze ba kakasa bulyomu nti ebigambo byo bujulizi bwange bya mazima nga ebigambo by'omutume Pawulo bwa yogera ku kuyitibwa kwe mu kitabo ky'Ebikolwa by’abatume. Obugonvu n'obwesigwa eri okutumibwa okw'omu ggulu Nze mbuulidde Ekigambo kya Katonda nga bwe Kyawandiikibwa mu Baibuli kyokka, kulw'ekyo ne kisa kya Katonda kya bikkulibwa gye ndi n'Omwoyo Omutukuvu. Nali kuula mu mwoyo era na kulemberwa ddala mu buziba bwo kubikkulirwa ku kubikkulirwa era n'okuva mubutangavu ku butangavu.
Obumanyirivu mw'ebyo ebyo bwa Katonda Nze zekka bwe na yogerako nti kuba nti bonna basobole okutegeera okutumibwa kwange okuva eri Katonda era n'obuvunanyisibwa okuba mu kigero kye kimu nga obw'omutume Pawulo. Nze sobola oku ggamba nga bwe yakola, "Kubanga kaakano mpembera bantu nantiki Katonda? Nantiki nsala amagezi okusiimibwa abantu? Singa nnali nga nkyasiimibwa abantu, ssandibadde muddu wa Kristo.” (Abaggalatiya 1:10).Kubanga waaliwo okulimbibwa kungi ku nsi, Eddoboozi ey'amazima ey'ekigambo kya Katonda eri n'okuwulirwa mu ma dungu g'enzikkiriza awatali kya kwe kwassa. "Kubanga omubiri gwonna guli ng'omuddo, n'ekitiibwa kyagwo kyonna kiri ng'ekimuli ky'omuddo. Omuddo guwotoka ekimuli ne kigwa: naye Ekigambo kya Mukama kibeerera emirembe ne mirembe era ekyo kye Kigambo eky'enjiri eky'abajulirwa." (1 Peetero 1:24-25).
Tukya beerawo mu biro by'ekisa, oterezebwa kusoboka. Okumaliriza ngala oku ba ggamba nti obubonero bw'olunaku bu songeera ddala mu bwerufu eri ebyo ebyasuubizibwa era n'okukomawo kwa Kristo okusemberedde. Okuyita okwo kuzuukuza, Okwogerera waggulu kaakano ku genda mu maaso, "Laba, anaawasa omugole ajja; mufuulume okumusisinkana." Mukama waffe omwagalwa ali kuma ekisuubizo kye era akomewo mangu ddala ddala – nga bwe tusuubira mu biro byaffe. Abakkiriza bonna ab'amazima begatte wamu mu kwogera nti, "Mukama komawo mangu! Bw'ekityo, jangu, Mukama Yesu."
Ekisa n'edembe lya Katonda libeere nammwe mmwena mu linnya ery'omuwendo Mukama Yesu Kristo. Amiina.

Obumanyirivu mw'ebyo ebyo bwa Katonda Nze zekka bwe na yogerako nti kuba nti bonna basobole okutegeera okutumibwa kwange okuva eri Katonda era n'obuvunanyisibwa okuba mu kigero kye kimu nga obw'omutume Pawulo. Nze sobola oku ggamba nga bwe yakola, "Kubanga kaakano mpembera bantu nantiki Katonda? Nantiki nsala amagezi okusiimibwa abantu? Singa nnali nga nkyasiimibwa abantu, ssandibadde muddu wa Kristo.” (Abaggalatiya 1:10). Kubanga waaliwo okulimbibwa kungi ku nsi, Eddoboozi ey'amazima ey'ekigambo kya Katonda eri n'okuwulirwa mu ma dungu g'enzikkiriza awatali kya kwe kwassa. "Kubanga omubiri gwonna guli ng'omuddo, n'ekitiibwa kyagwo kyonna kiri ng'ekimuli ky'omuddo. Omuddo guwotoka ekimuli ne kigwa: naye Ekigambo kya Mukama kibeerera emirembe ne mirembe era ekyo kye Kigambo eky'enjiri eky'abajulirwa." (1 Peetero 1:24-25).