Pred pokračovaním sa musíte prihlásiť alebo zaregistrovať.

Circular Letter

Ebbaluwa - Omwezi gw'ekkumi n'ebiri 2012

Ewald Frank

library_books Kapitoly: 9 calendar_month 2. 12. 2012

Navigate

Kapitoly

expand_more

Navigate

Kapitoly

Jump to any chapter without leaving the reader.

Kapitola 7

Okw'egatta kw'enzikkiriza zonna

7 / 9

Okw'egatta kw'enzikkiriza zonna ez'amakkanisa g'abaprotestanti n'amaddini mu kweggata kw'amakkanisa g'ensi yonna nga n'okwegatta kw'amakkanisa g'abalutheran n'ekkanisa ya Catholic kye kisinga okuteekebwako esira mu bakyise. Mu kulaga omwaka gw'amajaguza 2017, nga okw'ejukanya okw'okuza obuggya, Vaticani ekalambidde ku kkanisa ya Lutheran mu lwatu okweyawula ku bigambo ebyayogerwa ne Martin Luther nti Papa ye mulabe wa Kristo. Mu ngeri ey'enjawulo mu kuwa ekyokulabirako mu kitabo kya Danyeri mu Baibuli okuva mu 1543, Luther y'eyongera n'ayita papa “ekomo ku Kristo” era “Omulabe wa Kristo” mu nsi ey'okuza obuggya, obweggasi bwe kkanisa emu bulina okuzibwawo, bagamba. Ekkanisa ya Yesu Kristo, naye, tekoseddwa na kino: yamala dda okwegatta ne Kristo, nga ye mutwe. “Nze mu bo, naawe mu nze, batuukiririre okuba obumu; ensi etegeerenga nga ggwe wantuma, n'obaagala bo, nga bwe wanjagala nze.” Abaana ba Katonda bamanyi Kitaffe omu yekka omutukuvu, era ali mu ggulu. Basaba: “Kitaffe ali mu ggulu erinnya lyo litukuzibwe.” bagendera ku kiragiro ky'omununuzi: “Era temuyitanga muntu ku nsi Kitammwe: kubanga Kitammwe ali omu, ali mu ggulu.” (Matayo 23:9).

Kino kye kiseera ky'ensi yonna okw'egatta: mu by'enfuna, mu by'obufuzi, era ne mu nzikkiriza. Eky'okuna, kirimaanyi esembayo, obwakabaka bw'abaruumi buli kubeerawo mu maaso gaffe gennyini, era nga bwe kyawandiikibwa, bulimenyaamenya ensi zonna (Danyeri 7:23).

Available translations