Book

«OKWOLESEBWA 7000» Amawulire g'ensi yonna

Ewald Frank

library_books Kapitoly: 10 calendar_month 8. 10. 2000

Navigate

Kapitoly

expand_more

Navigate

Kapitoly

Jump to any chapter without leaving the reader.

»Free Peoples Mission« Ky'atondebwawo mu 1960. kibina ky'ababuulizi ba Baibuli abatalina kakwate n'amaddini olw'okwongerayo obwakabaka bwa Katonda. Tuweereza abantu mu mawanga agasoba mu 140 ne bitabo mu nnimi nyinji era nga tubaweereza embuulira ku ntambi ezilaga n'ezitalaga ebifaananyi bwe baba ba byagadde. Ebintu byonna biweebwa abantu awatali kusasula muwendo gwonna. Tewali nsimbi zonna zetagisibwa okuva mu bantu abaweereddwa ebintu. Ensimbi n'omuwendo tegwogerwako. Okuva ku Lubereberye, obuweereza bwonna gye butuuse bubadde bukolebwa okuyita mu biweebwayo eby'eddembe eby'abaana ba Katonda, n'okutuusa ne leero. »Free Peoples Mission« Kimanyiddwa nga ekyakolebwa awatali kuba na kigendererwa eky'okufuna magoba, nga kiweereza ekirubirirwa ky'enzikkiriza yokka mu kugabana enjiri ey'enkomerero mu nsi yonna.

Omuweereza Ewald Frank, omuwandiisi w'ekitabo kino ye Yennyini atambudda amawanga 120. Ategese embuulira mu Bibuga ebikulu era ayogedde ku Radio ne zi Tv eri amawanga gonna. Nga omuyigiriza wa Baibuli yayitiibwa okw'ogera mu nkunggana z'ensi yonna ng'agabana Ekigambo kya Katonda n'abaweereza okuva mu buli semazinga w'ensi.

Buli lunaku olusooka mu nnaku musanvu buli mwezi aweereza mu kkanisa ye ey'ewaka mu Krefeld Mission Center. Enkunggana ezenjawulo nga mu beeramu ab'oluganda okuva mu mawanga mangi agenjawulo. Nga bwe ky'etagisa olukunggana luweerezebwa bulijo mu nnimi kkumi n'ebiri nga bwe ky'etagibwa.

Contact address

Mission Center
P.O. Box 100707
47707 Krefeld
Germany

volksmission@gmx.de

Frank@freie-volksmission.de

www.freie-volksmission.de

Available translations