Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula

E'kisomooza

« »

Nandi yagadde oku sisinkana omuntu oyo akkiriza n'alanga nti waaliwo bassatu abatalina tandikwa n'ankomerero, Abassatu abalina obuyinza obutaggwaawo,

Amanyi byonna, nga babaawo nga abantu abassatu abetengerede, nga bassaa kimu mu byonna, nga bagabana obulamba bwa Katonda. Nti kw'ekyo baba ba katonda bassatu nga takyali Katonda omu, singa enimi zikyali namakulu. N'olw'ekyo "E'nzikkiriza y'obussatu", ekigendera ddala mu lu tunisia Tertullian, eyasooka okutandikiriza ebyo "Obussatu" Buli n'okutekebwa eri entebe ya Katonda ey'omusango. Eri n'okuvuunamira amazima ge Kigambo kye. Enjigiriza ya sabellios, ey'atandikawo "Enjigiriza y'obumu" eri no kuba n'omusango gwe Kigambo.

Kituufu omu asobola okuzibwayo emabega, nga atwala ebyo ebyatekebwawo ebiseera bye mabega mu nsi y'enzikkiriza, okusingiladala nti Abayudaaya, Abakristayo, era n'abasiramu bakkiriza mu Katonda y'omu. Kaakano okukulankulana ku genda mu maaso era okufuga kw'enzikkiriza yentegeka y'ensi. Nga we tusoma emitwe emikulu, ekilubirirwa kye "okwegatta kw'enzikkiriza z'ensi." Si bawala bokka aba makkanisa abakomyewo eri ekkanisa ebazaala, naye e'nzikkiriza eddala nazo ez'ensi zanilizibwa okugenda e roma. Zino ekumi nebiri ezisinga amaanyi zamala dda okulaga okwagala kwa zo okw'obumu. Nti bonna bakkiriza mu Katonda Omu oyo, mu bugonvu kitekebwawo, obulimba obutakirizika.

pastedGraphic.png

Mu ngeri bw'etyo omu kyise owe "jigiriza ey'obussatu" kitegeza okulaga "Katonda abantu abassatu" kirina okukirizibwa okubuuza obanga Mukama Katonda bw'atyo yatambulira mu lusuku Eddeni. Yali Adamu ey'atondebwa mu kifaananyi kino? Mu buutufu n'edda! Katonda yalabikira Ibulayimu mu ngeri eno? Okusingira ddala enyo n'edda! Yayogera ne musa maaso ku maaso mu n'geri eno? Mu butuufu n'edda abakyise ba "okumanya abantu abassatu" olumu ne ku byonna kilaga butalimu bye bagamba bwe biri. Katonda takiriza muntu yenna okufulumya ebifaananyi ng'ebyo nga bi mu kikirira. N'okulaga ekifananyi ng'ekyo ku menya mateeka ga Katonda ebyo Katonda mwennyini bye ya gamba mu kitabo ky'okuva 20:1-7; kwo kuba kuvoola.

Katonda w'obussatu Eyatondebwa ne bajjajja ba makkanisa mu nkola y'obukristayo, kilagibwa nga ebifaananyi bissatu, nga bwe gamanyibwa mu nzikkiriza z'edda, obanga balina ebyennyi bissatu, nga bwe bikikirirwa mu bifaananyi, Si ye Katonda ow'amazima Baibuli gw'eyogera ko mu Okuva 20:1-6; Ekyamateeka Olw'okubiri 5;6-10; Ekyamateeka Olw'okubiri 6:4-9). Abassatu abantu abatalina ntandiikwa n'ankomerero, abassaa ekimu naye nga b'anjawulo tebasobola mu n'geri yonna okuba Katonda oyo Omu yekka, Mu butuufu tasobolera ddala kuba Katonda Omu oyo ow'amazima, Katonda wa Ibulayimu, Isaaka ne Yakobo, Katonda wa Israeri – Oyo atalina ntandiikwa n'ankomerero. Mukama Katonda mu ndagaano enkadde n'empya alina okuba nga ye Omu, awatali kwe kwassa en'geri gye yelaga mwennyini. Ye mwennyini y'elonda eri abantu be Okwenenya okw'amazima mu kukkiriza, "Wulira, gwe Isiraeri: Mukama Katonda waffe Ye Mukama Omu." (Ekyamateeka Olw'okubiri 6:4-9). Okwenenya kwe kumu ku genda eri endagaano empya, "Yesu n'addamu nti ery'olubereberye lye lino nti wulira Isiraeri; Mukama Katonda waffe, Mukama ye Omu; era yagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'obulamu bwo bwonna, n'amagezi go gonna, n'amaanyi go gonna." Okuddamu kw'abo abali abawuulize kwali, “ Omuyigiriza, oyogedde bulungi nga Katonda ali omu, so tewali mulala wabula Ye." Makko 12:29-32).

Okuva mu gw'omwenda nga 11, 2001 abatuju bwe basaala omuvuzi we nyonyi era ne bavuga enyonyi n'abasabaze bonna oku giyingiza ku munala ggwe kizimbe ky'ebyobusubuzi bw'ensi yonna mu kibuga New york, Bangi banonyereza mu bitabo bya bawandise b'enjawulo ne bitabo by'ebyafayo ku nzikkiriza y'obuyisiramu. Tuuze okumanya era kitukanga okuyiga nti Allah yali katonda wa babulooni ow'omwezi ow'edda, eyali alina okugyimusa ebimeera byonna ku nsi. N'olw'ekyo e'nzikkiriza y'obuyisiramu ya londa ekitundu ky'omwezi okuba akabonero kabwe era kye, okuva ku nsonga ya kyo, nga kulwanyisa abatakkiriza okutuusa nga gufuuse omwezi omujuvu, okwo kwe ku ggamba, ng'ensi yonna y'ewaddeyo eri e'nzikkiriza ya Mohammed ne "katonda mwezi", kw'ekyo, aba katonda mulala nnyo,katonda ey'agunjibwa, era nga talina kimufaananya ne Katonda Omuyinza we bintu byonna. Wokka oluvannyuma nga Mohammed amaze okulwana entalo 28 okulwanyisa ama ggwanga amalala gonna, nga abawangude bonna ne ba katonda babwe, ya langirira Allah, katonda we ggwanga lye, okuba katonda yekka asinzibwa mu kaaba Emecca.

Okulangirira nti Katonda ali mu Buli nzikkiriza era ne Kristo asangibwa Buli wamu nakyo bulimba bwa kukunaala. Oyo Katonda yekka ow'amazima era Omulamu yoyo yekka gye tusinsinkana era atusinsinkana okuva mu lubereberye 1 okutuuka ku sula esembayo eye Baibuli. Ne wakubadde nga yelaga mu n'geri y'enjawulo, eri ye yekka kino ekigambo we ki kolera "Owamaanyi yekka".

Mu gw'okutano 14, 1999, mu vaticani, papa ya nywegeera ekitabo ekyazingibwa ekya Korani ku mukolo ogw'okukyala kw'omukadde era n'omukulembeze w'omuzigiti okuva mu kibuga Baghdadi okumala ennaku telefayina ya Iraqa ye yalaga ekifaananyi kino

pastedGraphic_1.pngpastedGraphic_2.png

Kaakano ekilubirirwa kwe kugatta e'nzikkiriza zonna mu kukkirizibwa "Obweggassi bw'ensi". Nate Setaani akozesa Ekigambo kya Katonda , "Bonna babeerenga bumu…", naye kileka wabweru eky'agambibwa n'oluvannyuma. Kaakano nakwo okuyitibwa kw'abo abaana ba Katonda kuli kubaawo. Be kisiibo ekitono eky'egatta wansi wa Kristo, nga ggwe Mutwe, mu mazima, "Bonna babeerenga bumu: nga ggwe, Kitange, bw'oli mu nze, nange mu ggwe…"(Yokaana 17:21). Mukama ayita ababe bennyini era n'abakalatira okukola okusaalawo nga ba buuza, "Era Kristo atabagana atya ne Beriyali? Oba mugabo ki eri omukkiriza n'atali mukkiriza? Era yeekaalu ya Katonda yeegatta etya n'ebifaananyi?" Ekkanisa ya Kristo erina okubeera ekifo Katonda ky'abeeramu ku nsi, "kubanga ffe tuli yeekaalu ya Katonda omulamu: nga Katonda bwe yayogera nti Nnaabeeranga mu bo, ne ntambuliranga mu bo; nange naabeeranga Katonda waabwe, nabo banaabeeranga bantu bange. Kale Muve wakati w'abo, mweyawule, bw'ayogera Mukama, so temukomanga ku kintu ekitali kirongoofu; Nange ndibasembeza, Era Nnaabeeranga kitammwe gye muli, Nammwe munaabeeranga gye ndi abaana ab'obulenzi n'ab'obuwala, bw'ayogera Mukama Omuyinza w'ebintu byonna."(2 Abakkolinso 6:15-18).

Mu Mwana yekka Kitaffe yajja gye tuli era mu Ye yekka tujja Ye Kitaffe. Yesu n'amugamba nti, "Nze kkubo, n'amazima n'obulamu: tewali ajja eri Kitange, wabula ng'ayita mu nze…Tokkiriza nga nze ndi mu Kitange ne Kitange ali mu nze? Ebigambo bye mbagamba nze, sibyogera ku bwange nzekka; naye Kitange bw'abeera mu nze akola emirimu gye."(Yokaana 14:6+10). Bw'atyo bw'ayogera Mukama, "Nze ne Kitange tuli omu."(Yokaana 10:30)

Nandi yagadde oku sisinkana omuntu oyo akkiriza n'alanga nti waaliwo bassatu abatalina tandikwa n'ankomerero, Abassatu abalina obuyinza obutaggwaawo,

Amanyi byonna, nga babaawo nga abantu abassatu abetengerede, nga bassaa kimu mu byonna, nga bagabana obulamba bwa Katonda. Nti kw'ekyo baba ba katonda bassatu nga takyali Katonda omu, singa enimi zikyali namakulu. N'olw'ekyo "E'nzikkiriza y'obussatu", ekigendera ddala mu lu tunisia Tertullian, eyasooka okutandikiriza ebyo "Obussatu" Buli n'okutekebwa eri entebe ya Katonda ey'omusango. Eri n'okuvuunamira amazima ge Kigambo kye. Enjigiriza ya sabellios, ey'atandikawo "Enjigiriza y'obumu" eri no kuba n'omusango gwe Kigambo.

Kituufu omu asobola okuzibwayo emabega, nga atwala ebyo ebyatekebwawo ebiseera bye mabega mu nsi y'enzikkiriza, okusingiladala nti Abayudaaya, Abakristayo, era n'abasiramu bakkiriza mu Katonda y'omu. Kaakano okukulankulana ku genda mu maaso era okufuga kw'enzikkiriza yentegeka y'ensi. Nga we tusoma emitwe emikulu, ekilubirirwa kye "okwegatta kw'enzikkiriza z'ensi." Si bawala bokka aba makkanisa abakomyewo eri ekkanisa ebazaala, naye e'nzikkiriza eddala nazo ez'ensi zanilizibwa okugenda e roma. Zino ekumi nebiri ezisinga amaanyi zamala dda okulaga okwagala kwa zo okw'obumu. Nti bonna bakkiriza mu Katonda Omu oyo, mu bugonvu kitekebwawo, obulimba obutakirizika.

| | | | --- | --- | | pastedGraphic.png | Mu ngeri bw'etyo omu kyise owe "jigiriza ey'obussatu" kitegeza okulaga "Katonda abantu abassatu" kirina okukirizibwa okubuuza obanga Mukama Katonda bw'atyo yatambulira mu lusuku Eddeni. Yali Adamu ey'atondebwa mu kifaananyi kino? Mu buutufu n'edda! Katonda yalabikira Ibulayimu mu ngeri eno? Okusingira ddala enyo n'edda! Yayogera ne musa maaso ku maaso mu n'geri eno? Mu butuufu n'edda abakyise ba "okumanya abantu abassatu" olumu ne ku byonna kilaga butalimu bye bagamba bwe biri. Katonda takiriza muntu yenna okufulumya ebifaananyi ng'ebyo nga bi mu kikirira. N'okulaga ekifananyi ng'ekyo ku menya mateeka ga Katonda ebyo Katonda mwennyini bye ya gamba mu kitabo ky'okuva 20:1-7; kwo kuba kuvoola. |

Katonda w'obussatu Eyatondebwa ne bajjajja ba makkanisa mu nkola y'obukristayo, kilagibwa nga ebifaananyi bissatu, nga bwe gamanyibwa mu nzikkiriza z'edda, obanga balina ebyennyi bissatu, nga bwe bikikirirwa mu bifaananyi, Si ye Katonda ow'amazima Baibuli gw'eyogera ko mu Okuva 20:1-6; Ekyamateeka Olw'okubiri 5;6-10; Ekyamateeka Olw'okubiri 6:4-9). Abassatu abantu abatalina ntandiikwa n'ankomerero, abassaa ekimu naye nga b'anjawulo tebasobola mu n'geri yonna okuba Katonda oyo Omu yekka, Mu butuufu tasobolera ddala kuba Katonda Omu oyo ow'amazima, Katonda wa Ibulayimu, Isaaka ne Yakobo, Katonda wa Israeri – Oyo atalina ntandiikwa n'ankomerero. Mukama Katonda mu ndagaano enkadde n'empya alina okuba nga ye Omu, awatali kwe kwassa en'geri gye yelaga mwennyini. Ye mwennyini y'elonda eri abantu be Okwenenya okw'amazima mu kukkiriza, "Wulira, gwe Isiraeri: Mukama Katonda waffe Ye Mukama Omu." (Ekyamateeka Olw'okubiri 6:4-9). Okwenenya kwe kumu ku genda eri endagaano empya, "Yesu n'addamu nti ery'olubereberye lye lino nti wulira Isiraeri; Mukama Katonda waffe, Mukama ye Omu; era yagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'obulamu bwo bwonna, n'amagezi go gonna, n'amaanyi go gonna." Okuddamu kw'abo abali abawuulize kwali, “ Omuyigiriza, oyogedde bulungi nga Katonda ali omu, so tewali mulala wabula Ye." Makko 12:29-32). 

Okuva mu gw'omwenda nga 11, 2001 abatuju bwe basaala omuvuzi we nyonyi era ne bavuga enyonyi n'abasabaze bonna oku giyingiza ku munala ggwe kizimbe ky'ebyobusubuzi bw'ensi yonna mu kibuga New york, Bangi banonyereza mu bitabo bya bawandise b'enjawulo ne bitabo by'ebyafayo ku nzikkiriza y'obuyisiramu. Tuuze okumanya era kitukanga okuyiga nti Allah yali katonda wa babulooni ow'omwezi ow'edda, eyali alina okugyimusa ebimeera byonna ku nsi. N'olw'ekyo e'nzikkiriza y'obuyisiramu ya londa ekitundu ky'omwezi okuba akabonero kabwe era kye, okuva ku nsonga ya kyo, nga kulwanyisa abatakkiriza okutuusa nga gufuuse omwezi omujuvu, okwo kwe ku ggamba, ng'ensi yonna y'ewaddeyo eri e'nzikkiriza ya Mohammed ne "katonda mwezi", kw'ekyo, aba katonda mulala nnyo,katonda ey'agunjibwa, era nga talina kimufaananya ne Katonda Omuyinza we bintu byonna. Wokka oluvannyuma nga Mohammed amaze okulwana entalo 28 okulwanyisa ama ggwanga amalala gonna, nga abawangude bonna ne ba katonda babwe, ya langirira Allah, katonda we ggwanga lye, okuba katonda yekka asinzibwa mu kaaba Emecca.

Okulangirira nti Katonda ali mu Buli nzikkiriza era ne Kristo asangibwa Buli wamu nakyo bulimba bwa kukunaala. Oyo Katonda yekka ow'amazima era Omulamu yoyo yekka gye tusinsinkana era atusinsinkana okuva mu lubereberye 1 okutuuka ku sula esembayo eye Baibuli. Ne wakubadde nga yelaga mu n'geri y'enjawulo, eri ye yekka kino ekigambo we ki kolera "Owamaanyi yekka".

| | | | --- | --- | | Mu gw'okutano 14, 1999, mu vaticani, papa ya nywegeera ekitabo ekyazingibwa ekya Korani ku mukolo ogw'okukyala kw'omukadde era n'omukulembeze w'omuzigiti okuva mu kibuga Baghdadi okumala ennaku telefayina ya Iraqa ye yalaga ekifaananyi kino | pastedGraphic1.pngpastedGraphic2.png |