Kulubereberye waaliwo Kigambo si ku vunuula
Mu Matayo 25 tusoma, "Laba, anaawasa omugole ajja; mufuulume okumusinsinkana." "Laba, njija mangu; n'empeera yange eri nange…" tusanga kyawandiikibwa mu sula esembayo eya Baibuli. Mu kyo kigamba, "Baweereddwa omukisa abayoza ebyambalo byabwe, balyoke babeere n'obuyinza ku muti ogw'obulamu, era balyoke bayingire mu kibuga nga bayita mu miryango." (v.14). Mu sula ye 19 ey'Okubikkulirwa tusoma mu kanyiriri ko 7, "Tusanyuke, tujaguze, tumuwe ekitiibwa ye; kubanga obugole bw'omwana gw'endiga butuuse, n'emukazi we yeeteeseteese…" Mu Matayo 25 tusoma nate, "…anaawasa omugole n'ajja; nabo abaali beeteeseteese n'eba yingira naye mu mbaga y'obugole: olugi ne luggalwawo." Okuva enjiri bwe yawandiika naffe tusanga ebiwandike, "Mu biro ebyo abasaja babiri baliba mu kyalo; omu ali twalibwa, n'omulala ali lekebwa abakazi babiri baliba nga bassa ku lubengo; omu alitwalibwa n'omulala alilekebwa." (Matayo 24:40-41).
Mu ku kiteeka mu kola okutukirizibwa kw'ebyo ebyayogerwako ebiribaawo nga okukomwao kwa Kristo te kunabaawo, Mukama waffe agamba, "Bw'emutyo n'ammwe bwe mulaba ebigambo ebyo byonna mutegeere nti ali kumpi ku lugi." (Matayo 24:33-34). ne mu Lukka 21 Mukama waffe ayogera ku bubonero bwe biro, "Naye ebigambo ebyo bwe bitanulanga okubaawo mutunulanga waggulu, muyimusanga emitwe gyammwe: kubanga okununulibwa kwammwe kunaatera okutuuka…era nammwe bwemutyo, bwemulabanga ebyo nga bibaawo mumanyanga nti obwakabaka bwa Katonda buli kumpi…naye mutunule mu biro byonna musabenga musobole okudduka ebyo byonna ebigenda okubaawo n'okuyimirira mu maaso g'omwana w'omuntu." (Lukka 21:28-31+36). Byonna bibaawo nga ebiro bitukiriziddwa. Mu bwangu ekitundu kw'abo abagenda okusinsinkana anaawasa omugole era ne balindirira okujja kwe baali betegefu okuyingira mu mbaga y'obugole. Abalala bayimirira eri olugi olugale nga bakokona naye kyali kikerezi – nga kikerezi emirembe gyonna. Ekikolebwa nabakristayo abakkiriza Baibuli mwekyo tebagala kwewayo olwabala naye berowoozako bokka, "tugenda ku kikola mu n'geri yonna."
Abo abali mu kkanisa y'omugole bo okusingira ddala bafuna ebisuubizo eby'oyo anaawasa omugole eri ebiro bino; bayitibwa abaana be bisuubizo (Abaruumi 9:8; Abaggalatiya 4:28). Bafuna omwoyo omutukuvu ogw'asuubizibwa (Ebikolwa by'abatume 2:33). Kigenda ddala eri bo Abaefeso 4:30, "So temunakuwazanga mwoyo mutukuvu owa Katonda, eyabateesako akabonero okutuusa olunaku lw'okununulibwa." okusinzira ku Isaaya 8:16, obujulizi bwali bulin'okusibibwa era ne Kigambo ne kiteekebwako akabonero mu abayigirizwa. Tuli no kutegera ekubo eryetagisibwa mu byawandiikibwa okuba abetegefu eri okukwakulibwa. N'obuyambi bwa Katonda tuli n'okutukiriza ebyetagisa byonna. Embererera ensilu za twala tabaza zaabwe baali n'obutangavu. N'emberera engenzi nazo za twala amafuta mu bibya byabwe, n'olw'ekyo basobola okuteekamu amafuta mu tabaaza zaabwe n'obutambi obwaka nga te busobola ku gwerera nga bubakira okutuusa ekiro mu ttumbi. Okuyita mu byawandiikibwa byonna amafuta ke kabonero k'omwoyo omutukuvu. Okufukibwako amafuta kwali kwegatta n'okwewayo eri Katonda. Ba kabaka ne bakabona basobola okwewayo eri Katonda okuyita mu kufukibwako amafuta era ne bateekebwa mu buweereza bwabwe.
Ekigambo ky'obunnabbi kirina, nga kya ka mala okubikkurwa kifuuka obutangavu obwakayakana mu kizikkiza mu biro bino eby'omuwendo. Mu bulambulukufu kimulisa ebintu byonna ebikwata ku biro by'enkomerero, naye te bukkiriza ku vuunula kwa muntu kinomu (2 Peetero1:16-21). Kaakano tuli mu kulaba ebyo eby'awandiikibwa, "Ekigambo kyo ye tabaaza eri ebigere byange, n'omusana eri ekubo lyange." (Zabbuli 119:105). Obunnabbi bwa Baibuli kaakano buli n'okuba, nga bwe bwali mu kujja okwasoka okwa Kristo, bukakasibwe era butegerebwe mu kutukirisibwa. Ekibuuzo kiri, Kiki ekiri mu buli muntu ku ekyo Mukama waffe kye yagamba? "Awo bwe yasembera okumpi n'alaba ekibuga n'akikaabirira ng'agamba nti singa mu manyi ku lunaku luno, ggwe, ebigambo by'emirembe! Naye kaakano bikwekweddwa amaaso go" (Lukka 19:41-42) oba wadde, "Yali mu nsi, ensi eyakolebwa ku bubwe, era ensi teyamutegera." (Yokaana 1). Ku lwa Katonda nti ebintu bino byonna te bisobola kudibwamu na muntu yenna. Mu butafaanana abasomi bonna ba manyirire bino ebigoberera, "Naye bonna abaamusembeza yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda, be bakkiriza erinnya lye!" (Yokaana 1:6-13) era nabo, "…bonna ne bakkiriza abaali baterekeddwa obulamu obutaggwaawo." (Ebikolwa by'abatume 13:46-49). Abewereddwa omukisa be bo abakkiriza bino, "Alina okutu, awulire omwoyo kya gamba ekkanisa." ekyo kye kikola kaakano, kubanga tusemberera enkomerero, omugole era naanawasa omugole baali mu kussaa kimu. Ekilangiriro, "Laba njija mangu." kidibwamu n'omugole, "Era omwoyo n'omugole bogeera nti jjangu, naye awulira ayogera nti jjangu." Kaakano ebiro bituuse. Mu biseera by'egulo ebyo "lunaku lw'obulokozi" Katonda n'awa obutangavu; Kaakano mu tumbi ba zuukuka okuyita ku genda mu maaso era mu biseera bye bimu amakya agataggwaawo gaggya kukka. Omutume Pawulo yandi kaabye bupya "ayi Mukama" Jjangu kaakano! (1 Abakkolinso 16:22).