Abantu ba buuza ebibuuzo Katonda abiddamu Ne Kigambo kye N'omuweereza
Kibuuzo 30: Ekintu eky'alabibwa mu kw'olesebwa kisobola okusigala nga tekitukiriziddwa?
Font Face
Line Height
Paragraph Gap
Font Size
Okuddamu: Kitegerekeka nti abantu, okusingira ddala abo be yayogera nabo, basuubira okulaba okutukirizibwa kwo kuyolesebwa kw'ow'oluganda Branham bwe yaali aky'ali mulamu. Naye, okuyolesebwa kusobola oba nga kwamala dda okutukirizibwa nu ng'eri endala yonna y'otasuubira. Ow'oluganda Branham ya yogera ku "Eweema" mu kwegatta ku Ibulayimu ne Sarah emirundi kikkumi waggulu okutuusa okugulwawo kw'obubonero mu gw'okusatu 1963. yakozesanga ekyo ng'atandika okusaba kwe nyiriri, nga akitekako esira nti obubonero bwe bumu buzemu mu biro byaffe. Mu Luberebeye 18 eweema eyogerwako emirundi etano. Sarah yaali mu weema Mukama Katonda bwe yali awa ekisuubizo ku kuzaalibwa kwa Isaaka. Mu biseera ebimu Ow'oluganda Branham yabakubanga abantu omugongo okukakasa nti Katonda y'omu yaali wali, amanyi era abikula ebyama by'emitima, nga bw'ekyaliwo edda ne Ibulayimu. Buli muntu yenna, Ndina okulabula omuntu yenna obutakola njigiriza okuva mu kyo. Tuli n'okuleka ensonga yonna eri Katonda.
Ebintu by'omwoyo bisobola okulagibwa mu bubonero ebwe bintu bya Katonda ebya bulijo, nga Ow'oluganda Branham bwe yelaba mwennyini mu kuyolesebwa nga asitudde buli kikula kyonna ekyenva ng'abitwala mu weema ey'okusisinkanirangamu Eky'okulabirako, kye kitegeza kyennyini ky'ali kuteeka mu terekero emere ey'omwoyo, ekigambo kya Katonda eky'abikkulwa ekye biro byaffe. Omutume Peetero naye yalaba Ekifaananyi eky'olupapula olunene olw'obwa Katonda nga luliko ebintu byonna eby'ewalula, nebirala; mu kyo. Kye byalaga mu by'omwoyo ky'ali nti n'abanaggwanga n'abo baali baweereddwa obulokozi (Ebikolwa by'abatume 10:9-22). Mukama waffe akozesa obubonero bwokka obw'obutonde n'engero bw'aba ayogera ku bwakabaka bwa Katonda, era nawo nalangirira "… ndireeta ebigambo eby'akwekebwa okuva ku kutondebwa kw'ensi." (Matayo 13:35).
Ab'oluganda abo abakya kumirira okutukirizibwa kwo kuyolesebwa kwa weema ne Ow'oluganda Branham mu ky'enkomeredde tekirina kisuubizo kyakyo mu Baibuli. mu kweyongera tewaliwo eky'okulabirako n'ekimu mu byawandiikibwa ebitukuvu nnabbi weyakomawoko okw'eyongeryo n'obuweereza bwe. Si kya kwewunya nti aboluganda ng'abo tebagala kuba n'akukunggana naffe, kubanga mu mazima nti tuggya kubalangirira nti obuweereza bw'ow'oluganda Branham bwakomenkereza bwe yagibwa ku nsi n'atwalibwa mu kitiibwa. N'geri gyebatakkiriza mazima ago, balina okugana oyo agamba nti alina okutwala obubaka eri amawanga. Era bagenda n'ewala nga bamusiga enziro nti alimba abagole era omulabe wa Kristo, alina okuganibwa, en'geri bw'alwanyisa enjigiriza yonna ey'ebibwatuka era nti abeera "alwanyisa nnabbi". Mu butuufu, okwogera ku tukirara ddala ku kugamba, "Tewali n'omu alina obuyinza okugamba nti natumibwa okugabana ekigambo kya Katonda ekyabikkulwa n'abantu ba Katonda."
Kubanga, ng'ejigiriza yaabwe bw'eri, buli kimu ky'akomenkereza n'obuweereza bwa Branham era buli tandika nate naye. Mu "kaseera katono" kikozesebwa mu kukubaganya birowoozo ebitavamu bibala ku nnabbi ne bye yagamba era ne mu kusansanya ejigiriza esanyawo. Nkulankulana ki ey'akatyabaga eri mu bubaka!
Mu butuufu, byonna bino ebisuubirwa tebilina kyakukola n'enjiri ya Yesu Kristo. Mukama Yesu tayogerwako wadde n'omulundi n'ogumu mu bintu bvyonna bye balangirira ne balindirira okutukirizibwa. Esuubi z'obulimba zitekeddwawob ekisobola okukulembera mu kufiirwa ddala byonna. Mmwe, mulabe amazima, Abagalwa ab'oluganda, ebintu ebyo ebikwata ku bwakabaka bwa Katonda tebyegatta ku kuvunula kwonna okw'omuntu ki n'omu.
Kaakano tugenda okutunulira ku Musa n'okutumibwa okw'amuwebwa okukulembera abantu okubayingiza mu nsi e'nsuubize . Yali takkirizibwa okuyingira munda n'ekkanisa ya Isiraeri. Okusinzira ku Kyamateeka Olw'okubiri esula 34, Yaali y'akkirizibwa okutwala okutunulira mu nsi esuubize okuva mu lusozui nebo, naye nga tasobola ku jiyingira. Awamu ne Ow'oluganda Mehnert Naali mu Taxi okuva mu kifo ekiyitibwa Amman okutuuka ku lusozi nebo. Twalina okulaba okwe kyewunnyo, nga tutunulidde Yerico ku mukono gwaffe ogwa ddyo, En Gedi era ne nnyanja enfu ku mukono gwaffe ogwa kkono era nga eri ffe Yerusaalemi ku mukono gwaffe ogwa ddyo. Bulungi bw'entyo n'anditegedde en'geri Musa Bwe yandisobodde okulemwa! Ekubo lya Katonda lisukako okutegeera kwaffe. Eri amaaso gano amazaale kilabika nga Musa yali tanamaliriza kutumibwakwe. Twetaga okutegeera kw'omwoyo okuwa ekitibwa ebya Katonda n'okusalawo kwe.
Tukkiriza nti Katonda mwennyini alimaliriza omurimu gw'obununuzi, en'geri bwe ya kitegeka ng'omusingi gw'ensi tegunabaawo. Ekintu ekikulu kiri nti tuli betefutefu okuba mu Kigambo ekyasuubizibwa eky'olunaku luno, kubanga okukkiriza okutuufu kuvira ddala ku bisuubizo bya Katonda byokka.
Mu kubalaga ebisuubizo bya Katonda tusoma, "Mukama yeebazibwe awadde abantu be Isiraeri okuwummula, nga byonna bwe biri bye yasuubiza; tewali Kigambo n'akimu kibuze kubirungi bye yasuubiza n'omukono gwa Musa omuddu we." (1 Bassekabaka 8:56).
"Kubanga mu byonna Katonda bye yasuubiza, mu oyo mmwe muli weewaawo: era oyo kyava aleeta amiina, Katonda atenderezebwe ku bwaffe." (2 Abakkolinso 1:20).
Mu kujja okwasoka okwa Kristo, nnabbi eyasuubizibwa ye yategeka, naye Mukama mwennyini yamaliriza omurimu gwe ogw'obununuzi ku musalaba. Ekyo bw'ekityo bwe kiri ne kaakano: Ow'oluganda Branham ye yali nnabbi eyasuubizibwa okulongoosa ebintu byonna okubiza ku n'geri ey'asooka era n'obubaka bwe bunategeka, naye Mukama mwennyini yali maliriza omurimu gw'obununuzi.
"Kubanga Mukama alikola ekigambo kye kunsi, ng'akituukiriza era ng'akisalako." (Abaruumi 9:28).